John Blaq Bwa-bwa-bwoy baby
Ye oba obiggyawa byoba oyogera?
Obiggyawa ebyo byoba onnyumiza?
Mbyagala nze byoba onnyumiza girl, yeah
Ye nze omukwano gwo gunsannyalaza
Omukwano gwo nze gunsannyalaza
Mbyagala nze byoba oŋamba girl, yes
Big Davie Logic to the World
Oluusi oyinza okwekyusa kubanga
Bakutuuza nnyo nnyo mu kiboozi
Kababe nga bakugamba batya
Kababe nga bakugamba biki
Ŋamba nti tolindeka mukwano
Ŋamba nti tolindeka my love
Mukwano kuyambagana nga tukwatagana
Buli w’obeera nkutuukako girl
Tubalwanyisa me and you my girl
Mukwano kuyambagana nga tukwatagana
Buli w’obeera nkutuukako girl
Tubalwanyisa me and you my girl
Ye oba obiggyawa byoba oyogera?
Obiggyawa ebyo byoba onnyumiza?
Mbyagala nze byoba onnyumiza girl, yeah
Oh my God, Bomba made my beat
LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA
PUBLISHERS
Lyrics © TUNECORE INC, Promoter Musa, PM Music Publishing Ltd, TuneCore Inc.