Musaayi gwange yeah jayden
Kansembere kumpi awo mu kifuba kyo
Ndi refugee olina enkambi ewuwoo.. uuhhmm
Mpumule aahh nkooye ebigwo yeah
Laba nakafuufu kumutima kambunye
Bwennaagwa nga mu kifuba kyo osanga
Gwe buli wagubye onaayoza nga
Gano amabala goolaba musaayi gwange yeah
Kati mpummuza (aahhhhaa mpa eddembe)
Nteeka ko awo (mpa eddembe)
Kati mpummuza (aahhhhaa mpa eddembe)
Awo mukifuba kyo (mpa eddembe)
Yeah............ (mpa eddembe)
Ooh okusinga nneetaaga your hug kweggamba
Gino emirimu gyenkuwa teweekanga
Ndiba malayika wo oluvanyuma osanga
Once and for all if its whats you prefer
Nzikiriza njanakugukozesa nabulungi
As you can see am from far
So not just for a minute anyway yeah no way
Emu temala okunyiga agawundu makunale
Nga mu kifuba kyo dagala ooh.
Kati mpummuza (aahhhhaa mpa eddembe)
Nteeka ko awo (mpa eddembe)
Kati mpummuza (aahhhhaa mpa eddembe)
Awo mukifuba kyo (mpa eddembe)
Yeah............ (mpa eddembe)
Mu kifuba kyo nze mwennaanyweera
Osanga enkya bunaakya era
Wadde gyenvudde batemu naye era
Mu kifuba kyo ddagala oohhh