LyricFind Logo
LyricFind Logo
Profile image icon
Lyric cover art

Zakayo

Apple Music logo
Deezer logo
Spotify logo
Lyrics
Nessim Pan Production
Eeh!!
Ssebo Omuwoza wakatale
Nkyakubanja ne bisaale
Ofakyi okweyita omutume
buli omu omufukire omulabe
Oyagala kuyomba, kuyomba
Ebibyo byakuyomba Ssebo
Oyagala kulwana
Obulwa na kulwana na Katonda Ssebo

Gwe Offakyi, Offakyi
Alipila eggali
Gwe Offakyi, Offakyi
Gwe atava ku bana baabandi
Gwe!! vakubana babandi
Kyilikusula mu gaali
Abo abaana babandi baveko
Nabo bayinamu amanyi
Hey sha!

Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo
Olisika Omuguwa
Zakayo
Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo
Oh Olisika Omuguwa
Zakayo

Omululu,
Omululu, Omululu
Omululu Ogwo ogwobukulu
Ogwo gutukuyiisa abasiru eeh!
Kankole okubee eh!
Neme okubera nga abo
Asaba ekiddo oh!
Nadayo era Anko
Kankole okubee eh!
Neme okubera nga abo
Asaba ekiddo oh!
Nadayo era Anko

Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo
Olisika Omuguwa
Zakayo
Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo
Oh Olisika Omuguwa

Zakayo Omuwoza wakatale
Owakatale
Lwaki wefuze akatale
Owakatale
Buli kintu okala nga bwosanze
Owakatale
Bangamba wawasa kulwe Mbale
Owakatale
Zakayo Omuwoza wakatale
Owakatale
Lwaki wefuze akatale
Owakatale

Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo
Olisika Omuguwa
Zakayo
Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo
Oh Olisika Omuguwa

Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo
Olisika Omuguwa
Zakayo
Wewale Empalana
Zakayo
Bino byansi byakuleka
Zakayo
Basi bwekuleka
Zakayo

PUBLISHERS

Lyrics © TuneCore Inc., Universal Music Publishing Group, ONErpm

Share icon and text

Share


See A Problem With Something?

Lyrics

Other