Bassboi, the one and only
Kakwate kumukonogwo tugende
Kansubire nti tebulikya one day, one day, abakuvuganya gwe manya bangi naye bakoleki gwe laba langi
Oyogera bulungi ate gwe mulungi
Nze nyumirwa buli lwompita
Heeeeeee wandigize nonyamba, noyanguwako nenemang'okaaba
nze love entiisa munnyumba
nze empewo empisa bubi mukwano ndoola
nkusaba mukwano teeba nebwendowooza ennyo baby teeba
ebigambo kabyogerwe hoooooo baby nga
ndibawuliriza era mbasunga heeeeeee
wabula omukwano gwo gusiyirika namaziga mpulira gatiirika uhmmmm
siri mazzi naye mpulira gyiriwa sikubyokola byokola banange
uhmmmm nze luli nali bulala
naye wewagya nebikyukaaaa
ate nga ndabika nasiriwala mbulako kuwungaa
tondeka wano banonde balonde
Kakwate kumukonogwo tugende yeye
Kansubire nti tebulikya one day oneday
abakuvuganya gwe manya bangi naye bakoleki gwe laba langi
Oyogera bulungi ate gwe mulungi
Nze nyumirwa buli lwompita
I love you I love you beibe