Anodada Deal Done Dada done
Another Happy African sound
Gyebujja omusaayi simanyi kinaagukuba
Sumulula olutambi agange gonna ga kuloba
Suh brew di wine pon mi vibrator
I get you used to di fire like a bread baker
Ndaba mukwano gweguyiika kwekulembeka
Nembaako ne byendeka nebendeka
Ninyenda omanye ninyenda obe gye
Olukulabako omutima guteera lingala
Ninyenda omanye ninyenda obe gye
On my king size oraare gye
Ggwe nebw’olingamba nkukyawe
I know seh tutaonana badaye
Kuno ku mutima ggwe anninaaye eh
Ndiba ngendereraki omutima gwo okugumenya ogutasuza yadde akayinja
Laba laba musajja onfudde gentle suubi lyali rental mu bibinja bya ba kawenja
Nnyimbiranamu mbeere nga asumagira
Ne malaika w’otulo yamatira
Bagamba bana Uganda basiima bagenze baswaze ggwe siima luwalira
Kubulwa appetite ebyo obisawula
Nali nayiga kugatta nga saawula
Ninyenda omanye ninyenda obe gye
Olukulabako omutima guteera lingala
Ninyenda omanye ninyenda obe gye
On my king size oraare gye