Omukwano gwo guwoma gusingako akacumbaali
Ekyokukulekawo nze sikisobola waalayi
Olina ekilungo ekibulamu mu mere yange
Njagala nkulage ku family yange nze
Maama ne Taata bakwesunze bagala kulabako wali ku wedding day
Olina engeri gyonkwatamu obugalo bwo bugonda busuula dalu
Nkuwadde omutima you take it kubanga
Lwaki nebuuza buuza bino Ebibuuzo byenina
Ebiganye byonna tubikole babiri
Mpa ekisumuluzo kyomutima gwo mbeere driver nga nze akuvuga nze akubeerako
Era omutima gwo gube muteefu
Nze njakugogola byonna ebicafu
Njakuwa esanyu gwe tosiba mitafu baby
I love the way you put it down on me
Ssembera eno gyendi baby come comfort me
Ekifokyo nakitereka bwadda
Lwaki nebuuza buuza bino Ebibuuzo byenina
Omukwano gwo guwoma gusingako akacumbaali
Ekyokukulekawo nze sikisobola waalayi
Look I wanna give you all
Mpa ekisumuluzo kyomutima gwo mbeere driver nga nze akuvuga nze akubeerako
Olina engeri gyonkwatamu beibi
Nkywadde omutima you take it Kubanga
Lwaki nebuuza buuza bino Ebibuuzo byenina
Lwaki nebuuza buuza bino Ebibuuzo byenina