Lock down Joel alemeddeko nalo
Bannange laavu ereeta n’obubonero
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka, he!
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka
Hotter than dem yo de burn dem
Your hotter body baby show them
Me like to feel your body like a play game
Ne ŋamba ne mikwano gyange labayo guy
Yegwe oyo painter nze ansiigako ka langi
Omusawo ankolako nga waliwo no bangi
Hasibaki twende mbele ssi baki
Mini skirt, bikini toa ni shirt
Tobazuukusa, bwe baba beebase
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka, he!
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka
Mukwano nkwagala ku ntikko
Laavu yaffe ebe nga y’akatijjo
Mukwano nsoma laavu manifesto
Mwanagwe bwe nkupima size
Wadde some people dem criticize
Tuba mu byaddala abamu baba basaazi
Grenade ku Zari alemeddeko nalo
Bannange laavu ereeta n’obubonero
Ogwo bwe nsaba bampenga ogwo
Gwe nayagala okuva nga ndi dog
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka, he!
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka
Temperature bwe ntunula ku kapima
Blessings pon mi love mukisa oli kisima
Hotter than dem yo de burn dem
Your hotter body baby show them
Me like to feel your body like a play game
Ne ŋamba ne mikwano gyange labayo guy
Tobazuukusa, bwe baba beebase
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka
Ku lw’omukwano gwo nakyuka
Message y’omukwano gwo yatuuka
LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA