Sagala kukusala tompagala
Ndi kaana ka mommy si ka mbaata
Njagala zino engalo zikwate ku bubinika
Nga nkusesa nonsesamu netugajinika
Nze okukkiriza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndimala kulaba ku musaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Bibadde bintawaanya obijjanjabe
Ngamba kyuka olabe omwana
Ka bamanye nti olina ekyana
Ngamba kyuka olabe omwana
cte mbaloope nga bankwana
Saagala kukusala tompagala
Nze ndi mubisi seefasa nsowera
cte okimanyi zefasa ebibala
Nzijirawo nga ggwe yampise
Engeri gyokikuba nobody say
Nkulaba nemakya nti bitandise
Nze okukkiriza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndimala kulaba ku musaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Bibadde bintawaanya obijjanjabe
Ngamba kyuka olabe omwana
Ka bamanye nti olina ekyana
Ngamba kyuka olabe omwana
cte mbaloope nga bankwana
Onkubye shot ku shot nga commando owaye
My body yours better patrol
Tukole byomanyi nti bikukolera ate owaayee
Dala woba nga totya byokya
Njagala zino engalo zikwate ku bubinika
Nga nkusesa nonsesamu netugasinika
Nze okukkiriza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndimala kulaba ku musaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Bibadde bintawaanya obijjanjabe
Ngamba kyuka olabe omwana
Ka bamanye nti olina ekyana
Ngamba kyuka olabe omwana
cte mabaloope nga bankwana
Sagala kukusala tompagala