Yo body something yo boda wow wow (wawa)
Bangambye onoonya bangambye osiiba onoonya
Mbu wantadeko nomusaala wansibye byuuma
Eno love yagooma yasotinga wire yakyaama
Nange boss wo oyo munoonya teyeyibaala ah
Ntibula lwa mukwano gwo ogunsuza nga ntula
Munda munda wameta love yo osobola
Nze kyenva nakulekera obuyiinza ah
Nkulaba ng'osobola engeli gyosunda sunda love yo nze ontabula
Bawala bakutya kubanga gwe owangula, wampagula ah eh!
Nebwolaba ntagala (love eno)
Ombuza nze nempuguka (love eno)
Nebwompita sijja (love eno) omukwano gwo gwa eh eh
Nebwolaba ntagala (love eno)
Ombuza nze nempuguka (love eno)
Nebwolaba sijja (love eno) omukwano gwo gwa simanyi eh
Ama baby say something, nze nkunonya
Yo body something Yo body wow wow (wawa)
Yo body something, oba oli Wawa? (wawa)
Yo body something ngenda kukuwaba (Waba)