Bweweyisa obulungi bakukozesa nokowa
Bakulinyako nebakutulako nga sofa
And your lover takugamba that it's over
They (ah) just leave and go
Nga Tafuddeyo if it will hurt you
Wali lover nga tokyimanyi oli ne user
Wali pure intentions yalina poor intentions
Nekiiro sebaka nga ndowoza buli kyimu kyemwankola
Njagala kuwumula naye ebilowozo tebyebaka
So nsaba bakole ekifo ebilowozo mbitele babijemu
Numwa bwentunula eyo gyenvudde
Bangi babadde bamalila budde
Omukwano omulungi yasinga naye abazibu bebasinga okugya
Katonda yeyasigaza ekyama omuntu omutufu muzibu wasanga
Bwoba olina mukwano Gwo mubulungi nemububi abelawo
Oyo yemukwanogwo tayambala kakokolo
Tuyita mubakyamu bwofuna omutufu oyiga okusiima mukumanya mwemuli ekyama
Oyo mukwano gwo, noli mukwano gwo
Naye ono mukwano gwo ate nyoo
Oyo mukwano gwo, noli mukwano gwo
Naye ono mukwano gwo ate nyoo
Oyo mukwano gwo, noli mukwano gwo
Naye ono mukwano gwo ate nyoo