Omuganda agamba agali ewamu
Galuma enyama tukolera wamu e’Kampala
Bwetumala awo netusagambiza
Kutula kutula ah nyenya ekyensuti mama
Kutula kutula ah eby’enkya byankya
Ekiri mu ggulu bwekiri bwatuka
Ensi erikankana kiri tusanga kampala
Tukyakalira wamu eno e’Kampala
Endongo endongo eno ffe tugirya buteddiza
Kinyegenyege gyekinamukwatira
Kutula kutula ah ssalawo oba nkutta
Kutula kutula ah eby’enkya byankya
Ekiri mu ggulu bwekiri bwatuka
Ensi erikankana kiritusanga kampala
Tukyakalira wamu eno e’Kampala
Endongo eno ffe tugirya buteddiza
Kinyegenyege gyekinamukwatira)