She was looking so pretty pretty
Naye ng'ayagala bya right now kati kati
She don't want me say jigi jigi
Pretty pretty, Feffe Bussi King, Kabaka
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati
Eeh yeah yeah yeah yeah...
I remember one day the words she said
Ng'akubye essimu ooh oh (on the telephone)
Nze yaŋŋamba Saha (hello)
Sandizze wuwo kulaba nnaku (alaali)
Oyimba ennyimba tetuziwulira
Nakanya kumuyita my lady hullo nga tampulira
Naddamu nenkuba ngezeeko okwegayirira era yagaana (nakaaba)
Kati akuba essimu hullo ooh, eh (hullo)
Yaŋŋamba maama yogerako nange
Nemmugamba sijja kwogerako naawe
Omukwano maama kye nkusaba naawe
Nemmugamba tonsaba kintu naawe
Eh mukwano waakiri lyako naawe
Nemmugamba nazze nzikuse naawe
Omukwano oba twogere naawe
Nemmugamba nayogera dda naawe, oh Lord
She was looking so pretty pretty (yes)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (kati kati now)
She don't want me say jigi jigi (what!)
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)
She was looking so pretty pretty (she ah lookin' beauty)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (nalulungi)
She don't want me say jigi jigi
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (okay, ayagalirawo)
She was pretty like an angel
Nga buli kirungi ky'alaba, akugamba mp'ekyo
Ng'era relationship njagala egende maaco
Nga bw'ankwatako nze mmala week nga sinaaba
Nga kikoola ky'oli ttaaba
Tobuuza ani amusingayo kuba taliiyo baaba
Ng'ejjinja ly'omuwendo bwe litemagana
Zaabu, diamond n'ono owange bw'atemagana ha!
Yakoppa malayika nno n'azifaanana
Olwo abasajja ku nsi olwo empale nezikankana pretty pretty
She was looking so pretty pretty (yes)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (kati kati now)
She don't want me say jigi jigi (what!)
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)
She was looking so pretty pretty (she ah lookin' beauty)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (nalulungi)
She don't want me say jigi jigi
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (la la la la)
Singa yaguma n'alinda teyandibadde ng'alumwa (akasajja kayimba ha)
Singa yatoba wamu nange teyalibadde ng'alumwa aah
Yali ammazeemu n'omusaayi
Ntoba misana na kiro alye ku mugaati
Yali ansizeemu n'obukyayi abaali abange (FBM)
Ono yali malayika ssi muntu
Lutalo yamulaba lumu, n'asigalamu akantu
Era terwalwa ng'omukulu afunye kamunguluze
Saha anjulira ono yali pretty in all days
Kuba buli ssaawa yabanga anyumye
Nga Mayinja nasaba necklace ye bambi eŋŋumye
Naye kati naye gyali nkimanyi gamubugumye