Oh na na (oh na na na na)
Hallelu… Hallelu… Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta
Hallelu… Hallelu… Hallelujah
Ntunula mu maaso gye ŋŋenda
Ne leero ka kibe ki Yesu alumpadde
Kino kye nina nkirina kuba Yesu akyagadde
Nze nkuba kidongo Mr. Deejay asabule, oh na na!
Ne ŋŋamba ab’ewaka banaabe ag’akawunga
Omukisa gwe nina wano teri agutunda
Akugamba gw’asasulira oyo aba akusunga oh Lord ah
Gw’oyagala okulumba (naawe otyamu)
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)
Gw’oyagala okulumba (naawe otyamu)
Gw’oyagala okuswaza (ha!)
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)
Hallelu… Hallelu… Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta
Hallelu… Hallelu… Hallelujah
Kubanga bwoya Mukama teri kubunda
Ono mutongoza obutanva ku kido
Mbeera ku guard misana kiro
Kuba yekka y’atalina tulo
Kati mmwe mmwe abaagala eby’entalo
Tell dem God knee we killin’
Nga baagala kulaba Ring Ratata
Lord bless ah to see my day
Father, brother you’re high
Gw’oyagala okulumba (yeah eeh, ha!)
Gw’oyagala okulumba (naawe otyamu)
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)
Gw’oyagala okulumba (naawe otyamu)
Gw’oyagala okuswaza (yeah!)
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)
Ono dude, ne mpangula (oh na na)
Time after time (oooh oh)
Y’annwanira ha! (oh na na)
Time after time (oooh oh)
Ono dude, ne mpangula (oh na na)
Hallelu… Hallelu… Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta
Hallelu… Hallelu… Hallelujah
Hallelu… Hallelu… Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta
Hallelu… Hallelu… Hallelujah